GRENADE MPULIRA BIBYO
Intro
Wani Production, eeh
Grenade Official
Yes boss
Verse 1
Babe tontya naawe
Sembera eno nze nkukwateko
Omukwano gwange mungi
Gy'oli saagala akugambako
Amazima oli wa body
Abalala just baakusookayo
Wadde baakusookayo
Era omaze n'obasangayo k'onzudde
Bridge
Kati sembera onkube akaama
Babe sijja kaleekaana
Budde budduka enjuba ewaaba
Naye sooka ombuulire ngwa wa?
Chorus
Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Na guno omutima gusula wuwo
Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Na guno omutima gusula wuwo
Verse 2
Mpulira bibyo sikyekweka
Olina eddoboozi eri soothinga
Teri aliyinza kusinga
Yadde ndabye bangi abageegeenya
Babe wammanya nange ne nkutegeera
Totwala no for answer
Laavu empoomera era ngivaabira
Ng'eyasimattuka Kkunsa
Bridge
Kati sembera onkube akaama
Babe sijja kaleekaana
Budde budduka enjuba ewaaba
Naye sooka ombuulire ngwa wa?
Chorus
Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Na guno omutima gusula wuwo
Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Na guno omutima gusula wuwo
Verse 3
Kyane, bw'oba eyo
Nga ndi eno mba nkumiss
Kyane, ka shoot akafaananyi nkutimbe
Ayee,
Nkimanye gwe best around the city
Oyee, mpenzi siwezi ku ku cheat
Bridge
Kati sembera onkube akaama
Babe sijja kaleekaana
Budde budduka enjuba ewaaba
Naye sooka ombuulire ngwa wa?
Chorus
Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Na guno omutima gusula wuwo
Mpulira bibyo
Yogera nange mpulira bibyo
Mpulira bibyo
Na guno omutima gusula wuwo
0 Comments